Abalimi E Mubende Bafiiriddwa Ensimbi

0
638

Abantu ababadde bakolera emirimu egyenjawulo mu ntobazi e Mubende bakiguddeko bannaabwe bwe babakuddekudde ebirime byabwe ebibadde bituuse okukungula nga babalanga kubonoonera butonde bwansi.
Abatuuze bano beebakulembedde abanene okuva ku kitebe kya District okubadde ne poliisi okubalaga emisiri gy’ebirime ebyonoonye entobazi