Abasuubuzi Bayodde Empya N'enkadde mu Mijoozi

0
767

Wano ku butaka, mu Kibuga Kampala, Bannayuganda bangi balaze nti ttiimu y’eggwanga ebali ku myoyo. Akabuguumiriro akasiibye mu Kampala kabadde kayinza okukulowoozesa nti omupiira gubadde Namboole. Abatunda obusaati n’ebikozesebwa abagizi beebasize okukola ensimbi olwaleero.