Abatuuze e Fort portal Bavudde Mumbeera Nebakalakaasa Lwa Luguudo

0
604

Abatuuze abawangalira mu municipali ye Phortportal bavudde mu mbeera nebekalakasa nga bawakanya ekyoluguudo lwa Fort Portal Kamwenge okuba nga bava kunteekateeka eyasooka mu kulukola nga kati byebakola tebakyabitegeera.
Bano era batabukidde ne Pulezidenti okusubiiza obuka bwe Tooro ebintu ebitali bimu naye byafuuka gannyana aganywebwa omuwangaazi.