Abayizi 3000 Tebajja Kusoma Wiiki Ejja

0
1132

Ng’ebula ennaku mbale olusoma olusooka oluggulawo omwaka lutandike, abayizi abasoba 2400 e Masaka bandisubwa okusoma olw’amasomero gaabwe okuggalwa olw’obutaba na bisaanyizo.
Agasinze okukosebwa gali mu ggombolola y’e Nyendo – Ssenyange.