Abayizi Abayita S4 Bajaganya
Abayizi abayita obulungi ebigezo bya siniya ey’okuna olwaleero balumazeeko nga bajaganya era nga beesunga kuyingira higher.
Abasasi baffe batalaaze amasomero agatali gamu sso nga ne ku kitebe ky’ebigezo e Ntinda abasomesa gyabanonye ebigezo batuseeyo.