Abazadde Bakukkuluma Lwa Kumma Baana Baabwe Bifo Mumasomero

0
727

Ebiseera by’okudda mu masomero biba bya kayisanyo ku nguudo era bya kweraliikirira eri abayizi n’abazadde baba n’ebibatunduzza emitima. Eri abayizi abagenda okuyingira siniya ate kisukka.
Bano nno ekya ku Bbalaz alwebagenda okumanya oba amasomero ga siniya gyebaasaba ebifo gaabawadde oba bagezeeko awalala.