Ab'e Bukalango Bamaze Omwaka Nga Basinza

0
967

Nga bwegenda efuuka enkola yabannayuganda nti kati abasinga bamalako omwaka nga basinza twatalaze ebifo ebitali bimu abakiriza gyebakunganidde nga Nakivubo nebirala.
E bukalango wezaweredde ssaawa bbiri ng’olusozi luwuuma wano abakiriza batutte akaseera okusabira munabwe Mukajanga eyafa gyebuvuddeko.