Ab'e Luweero Bakyetaaga Ministule

0
491

Oluvannyuma lw’olutalo lw’e Luweero olwaleeta Gavumenti ya NRM mu buyinza mu 1986, wassibwawo minisitule nnamba okukola ku nsonga z’abantu b’e Luweero n’ebitundu ebirala ebyakosebwa olutalo. Ekimu ku mirimu ministule gyekoze kwekubadde okusasula abafiirwa ebyabwe mu lutalo, naye tebagwaayo.
Olwaleero tubuuza ekibuuzo nti minisitule eno ekyetaagisa? ekola mulimu ki?