Ab'e Masindi Beetegekedde Ameenunula

0
886

Ekibuga Masindi kisiibye kibuguumirivu olw’ebikujjuko ebikulembedde olunaku lwa NRM olw’amenunula olugenda okukwatibwayo enkya.
Abamu ku bakulembeze be kibiina kino nga bakulembeddwa mu Richard Todwong omumyuka w’omuwandiisi omukulu ow’ekibiina kino, amakanda agasimbidde ddala mu kibuga Masindi okulaba nga buli kimu kitambula bulungi.