Akabenje e Mbarara

0
786

Abantu basatu beebafiiriddewo mbulaga nabalala nebaddusibwa nga biwala ttaka mmotoka ekika kya tippa kwebabadde batambulira bweyeefudde enfunda eziwera n’egwa.
Abagenzi wamu nabalumiziddwa babadde bava mu kusaba okw’ekiro.