Akabenje Kamutemezzaako Okuggulu E Iganga

0
753

Omuntu omu yakakasiddwa okuba ng’entamu eyiye bavunisse dda nabalala e Magombe basimbayo kitooke nga byonna biva ku kabenje ddekabusa akaguddewo motoka ebadde etisse ente bwetomereganye ne Boda Boda bwetyo neremerera omugoba waayo. Akabenje kagudde ku luguudo oluva e Iganga okudda e Kaliro.