Bannakyewa Bakaaye Ku Z'amafuta

0
1029

Banakyewa webali bakyawanda muliro nga byonna biva ku nsimbi obuwumbi omukaaga, abakulu mu Gavumenti bwebasalawo okwegabanya mungeri yokwekubako enfuufu nnga bamaze okuwangula ogwamafuta e bungereza.
Banakyewa aba Publish what you Pay Uganda bagala Gavumenti esse mu lujjudde buli kimu kyekola, kuba byebakolera mu nkukutu byebivuddeko banayuganda okubonabona n’obulyake. Gard Benda ye sentebe wabano.

TagsOil