Bannakyewa Bakalubizza Okulonda Kw'ebyalo

0
1036

Omukago omwegattira ebibiina by’obwannakyewa ogwa NGO Forum guteekateeka kukuba kakiiko ka byakulonda mu mbuga ssinga bategeka okulonda kw’obukiiko bwebyalo nga kwa kusimba mu migongo gyabeesimbyewo.
Gavumenti yavaayo netegeeza nga bwetalina ssente zikubisa bukonge mu kulonda kwa ba ssentebe nga ekisigalidde kyokka kya kusimba mu mugongo.