Bannakyewa Boogedde Ebigambo Ebikankana ku Sente Z'amafuta

0
871

Bannakyewa balangidde abakungu ba Gavumenti abasalawo okwegabanya ezamafuta obuluvu nobutalumirirwa nsi yaabwe etubidde mu bizibu.
Banno bagamba nti Uganda etubidde mu mabanja nebizibu ebitali bimu kyoka kyewunyisa okulaba ng’omukulembeeze asalawo okugaba obugabi obuwumbi omukaaga eri abanto ab’olubatu.