Bannamagoye Banaafuna Ku Buwereero

0
656

Ababaka ba paalimenti etaba amawanga g’obuvanjuba bwa Africa, EALA, kyadaaki bakkirizza omubaka Shy Bhanji ow’e Tanzania okwanja ebbago erigenderera okulwanyisa okusosola bannamagoye.
Okusinziira ku mubaka Banji, ebbago lino ligenda kuteekebwamu ebibonerezo ebikakali eri abo abasaddaaka bannamagoye, abababuzaawo n’ababasosola.