Bannayuganda Tebanagwamu Ssuubi mu Uganda Cranes

0
581

Ttiimu y’eggwanga the cranes olunaku lw’eggulo yagudde maliri ga ggoolo 1-1 mu mupiira gwayo ogwasembyeyo, nga ettunka ne mali.
Wetwogerera, ttiimu eno eri mu kkubo ekomawo ku butaka nga basuubirwa okutonnya kuno ku ssaawa nga musanvu n’eddakiika 40 ogw’ekiro.
Wabula newankubadde bano baakutuuka mu matumbi budde, bannayuganda beekozeemu omulimu okubaaniriza ku kisaawe entebe.