Bano Lumonde Abakoledde Kyamagero

0
1240

Abali mu mambuuka ga Uganda oluvanyuma lw’okumala emyaka n’ebisibo ngabali mu ddukadduka, kakati essira basazeewo lissa ku bulimi nekigendererwa ekyokuliisa egwanga lino.
Ebitongole okuli Harvest Plus ne World Vision olulabye nga bano berwanako nabyo kwekugenda kanaguluba mu kitundu kino ne tekinologiya ayambye ennyo abantu mu kitundu kino okukyusa obulamu bwabwe nga bayita mukulima.