Besigye Agamba Twewale Okuyingiza Abaana Muntalo Z'ebyobufuzi

0
559

Eyali Ssenkaggale w’ekibiina kya FDC Besigye asekeredde abo abalowooza nti abaana abato tebalina kubayingiza bya bufuzi songa bababibasomesa.
Besigye okwogera bino abadde mu makage ku kabaga kategekedde abaana abaana okubagaliza omwaka era nokubagaliza olusoma olulunji era nabaako nebintu ebikozesebwa ku somero byabatonedde. Ono wabula asabye abantu obutayingiza baana mu nkayaana zabyafuzi.