DP Obwavu Bunaagirekamu Bameka?

0
799

Bwewabaawo okubuusabuusa nti ekibiina kya Democratic Party kiri mu matigga, kutono ddala, anti ebizibu byakyo kumpi byeyongera buli lukya.
Eggulo ku Bbalaza, obudde bwebwamaze okuddako eddiba, abadde ssentebe wa DP Mohammad Beswale kezaala yakubye olukiiko lw’abamawulire e Jinja n’ategeeza nga bw’alekulidde ekifo ky’obwa ssentebe w’ekibiina.
DP eyeenjebuse oba enafuye bunafuyi, oba ddala kino tegiyigula ttama? Ernest Wisdom Kiyonga atunuulidde ekibiina kya DP

TagsDP

More News