Ebya S4 Bifulumye, Ebilala Bikwatiddwa, Abalenzi Boongedde Okulembera Abawala

0
975

Minister w’ebyenjigiriza Janet Kataha Museveni afulumizza ebyaava mu bigezo bya siniya eyokuna ,wabula nga abayizi bagudde omulundi guno okusingako bwegubadde omwaka oguwedde.
Abayizi 13 ku buli kikumi bagudde okusinga bwegwali mu 2015 bwebaali ku bitundu 9 ku buli kikumi.
Salma Namwanje abaddeyo.