Ebyatutuulako Luli Twabiraba – FDC

0
993

Ekibiina ki FDC ku luno kizze kimazeeko nga muwogo era n’ekikakasa ng’ebifo ebibiri mu paalamenti ya EALA bwebabyetaaga.
President wa FDC Gen Mugisha Muntu agambye nti ku luno FDC tegeenda kuvunamira gavumenti okujongerayo ebifor ebirala ku ebyo ebiweebwa ababaka abali ku ludda oluvuganya gavumenti.

TagsFDC