Edwaliro Lyaffe Lyafa mu Mirembe Giri, Abatuuze B'e Kawoolo Balojjedde

0
1371

Embeera eri mu ddwaliro ly’e kawolo ewalirizza amaka gobwa pulezidenti okuyingira mu nzirukanya y’emirimu ku ddwaliro lino era olukiiko olukubiddwa olwetabiddwamu abakozi ku ddwaliro lino, abatuuze kko n’abakulembeze, bannakawolo bategeezezza amaka g’obwa pulizedenti nti abasawo baawano basusse okubasaba enguzi.