Ekiragiro Kya Museveni Kinakoola Kitya?

0
1011

Abakugu mu byenfuna bakubye ttooci mu kiragiro ky’omukulembeze w’eggwanga nti embalirira za ministry zonna n’ebitongole bya gavumenti ebirala zikendezebweko ebitundu 10% kisobozese okussa amaanyi mu kukulakulanya ebyamafuta.
Ekiragiro kino Museveni yakiweeredde ku bikujjuko by’ameenunula ga NRM e Masindi. Omusasi waffe awayizzamu kko n’abo era bino byatujjiddeyo