Ekkumiro Likutte Omuliro Meriteta

0
661

Omuliro gukuttee ekkuumiro ly’ebisolo erya Kabwoya Wildlife reserve mu disitulikiti y’e Hoima n’egusaanyaawo ebisolo ebitanategeerekeka muwendo. Omuliro guno ogwakidde ennaku ebbiri nga tegusirika tegunazuulwa ani yagukumye.