Ekyoto: Abawala Okuba Embeerera Kikyagasa?

0
1041

Nazikuno ng’omwana yenna omuwala bwafumbirwa nga simberera n’ebakadde be bafuuka kyakusekererwa ku kyalo, anti kyalaga nga nti tebasobola kukuza baana bulungi, naye ebyenaku zino, abawala abamu okuwulira munabwe nti akyali mberera nokumusekerera baseka, abaffe omwana okufumbirwa ng’akyali mberera kikyalina amakulu ku mulembe guno.