Ekyoto: Omuzadde Atakebera Kkeesi ya Baana Amanya Atya Ekirimu?

0
689

Abazadde bangi olumala okusasula ebisale by’essomero nga bagamba ogwabwe bagukoze guwedde, batono nnyo abafaayo okumanya abaana byebatwala ku ssomero, saako okubabulirira ekituufu nekikyamu.
Okimanyi nti waliwo nabasibirira obwana obupiira bu galimpitawa, abaffe kino kyamakulu eri omwana agenda okusoma?