Embeera Y'ebyuma Ebikebera Abalwadde

0
730

Ba engineer b’ebyuuma ebikola kubyobulamu bawadde gavumenti amagezi nti nga tenagula kyuuma kyonna oba okkiriza okuweebwa, basooke kwebuuzanga kubakugu okwewala obuzibu obuyinza okuvaamu.
Bano babadde mu lukungaana mu Kampala nga babunyisa kawefube waabwe ow’okusomesa abakulembeze b’ebitundu n’abasawo mu malwaliro ku ngeri gyebasobola okukola nabo okutaasa obulamu bw’abantu.