Emigogo 15 Giwooweeddwa E Kabuusu

0
770

Abagole abasajja 15 bebasoose okutuuka ku muzigiti ne balinza ba kabiite waabwe bebabadde bagenda okuwasa mu bufumbo obutukuvu. Wayise akaseera katono n’abagole abakazi ne batuuka nga bakulembeddwamu amataali.