Enjala Kakutia Eyorekedde Ekibuga

0
634

Abasubuuzi mu Kampala balabudde bannakibuga naddala abalya fundukululu okwerinda emiweendo gy’emmere egy’olekedde okulinnya mukiseera kino ekye kyeeya, ekifukidde kumpi Uganda yonna ekyamabika.
Kaakati emmere eriisa Kampala esigadde Kabale na Bushenyi era ssinga ekyeya kyeyongera abantu boolekedde okwerya enkunta z’emimwa.

TagsFamine