Enkuuka Y'omwaka

0
1366

Oluvanyuma lw’omutanda okugulawo omwaka 2017 mu lubiri e Mengo lyabadde ssanyi gyerere, era ebiriroliro ebyakubiddwa mu lubiri byogeddwako okuba nga byebyasinze.
Wabula wakati mu kusanyuka kiteberezebwa nti abamu omulangira segamwenge yabalinye ku jjoba era okukakana nga batandiise okukasuka amayina amacupa nebirala.

Tags2017

More News