Enkyukakuka Zigugumudde Mao

0
1312

Omwogezi w’eggye lya UPDF lieutenant colonel Paddy Ankunda akakasizza enkyukakyuka ezikoleddwa mu magye nga agamba president Museveni mu buyinza obumuweebwa ssemateeka akirizibwa okukola enkyukakyuka wonna waaba ayagalidde mu bukulembeze bwegye lye ggwanga.
Wabula ssenkaggale wa DP, Norbert Mao amwanukudde mmangu n’agamba nti engeri enkyukakyuka zino gyezikoleddwamu temwewuunyisizza n’akatono kuba ye yakirengera dda.