Entebbe Y'omusinga Mumbere Bagitwala

0
535

Okuyiwa omusayi waamu nobunkenke mukitundu kye Kasese byandyeyongera, oluvanyuma lwa Robert Tibamwenda II okulalika nga bwagenda okutuzibwa kubukulembeze bwa babakonzo omwezi ogujja elanga ne entekateka zokumutuuza zozigenda mumaaso.
Nga ono ekitibwa kye agenda kuyitibwa ‘Omwami” ela asambaze ebibabdde byogerwa nti gavumenti yeri emabega wentekateka ziino.