Ettaka Libuutikidde Abantu e Mukono

0
646

Abantu b’omu kibuga Mukono baguddemu ekyekango abazimbi ababadde basima omusingi bwebabuutikiddwa ettaka nga ne gyebuli eno poliisi ekyayiikuula ttaka okuzuula abalamu.
Wetuggyidde ku mpewo ng’abantu ba bulijjo ne poliisi baakaggyayo abanu abalamu……n’abafu…..
Abantu 15 beebateeberezebwa okuba nga beebabuutikiddwa ettaka.