FDC Erabudde ku Babaka Ba EALA

0
516

Ekibiina kya FDC kayagala wabeewo enongosereza mu mitendera egigoberebwa okulonda ababaka abakikirira egwanga mu Palamenti ya East Africa.
Ayogerera FDC Ibrahim ssemujju Nganda agamba nti enkola ey’ekibiina ekisinza ababaka mu Palamenti okuba ng’atera kyekirina okusinga okusindika ababaka mu Palamenti ya East Africa kinyigiriza ebibiina ebirala.

TagsEALA