Gen. David Muhoozi Kati Y'aduumira UPDF

0
1589

Ezo z’enkyukakyuka ezikoleddwa mu magye era kati munnamagye General, David Muhoozi y’azze mu bigere bya Edward Katumba Wamala. Ono amagye yagayingira mu 1985. Munnabuddu Bushrah Namirimu enoonyerezza ku byafaayo by’omusajja ono, kale kaayongera okukulambululira byazudde ku musika wa Katumba Wamala.