Gen Katumba Wamala Awaddeyo Offiisi Ewa Muhoozi

0
1068

Bannamagye abalinyisibwa amadaala wiiki ewedde bambaziddwa ebitiibwa byabwe ne bakubirizibwa okukwata engabo namanyi okukira bebaddidde mu bigere.
President Yoweri Museveni jebuvuddeko yakola enkyukakyuka mu magye mu baduumizi abawaggulu, nalinyisa abamu okuva ku madaala agamu okudda ku malala.