Kadaga Acoomedde Kasaija Lwa Ttaka

0
931

Eby’okusindikiriza abantu nga babajja ku ttaka mu bitundu bye Bunyonyoro, omukubiriza w’olukiiko bimututte kanaguluba mu kitundu kino, era asinzidde eno nakangula ku ddoboozi saako n’okulagira minister webyensimbi nti wakiri afune ensimbi okuva mu ggwanika lya Gavumenti Gavumenti egule ettaka mu bitundu bino abantu baleke kusindikirizibwa.