Kamya ne Lukwago Bazzeemu Okugugulana

0
1221

Enkaayana wakati womuloodi mmeeya wa Kampala Erias Lukwago ne minisita Beti Kamya Mukama we kuzzeemu okuzuukuka nga Lukwago Alangira Kamya okugaana okutongoza akakiiko ka KCCA akalondoola entambuza y’emirim u mu bitongole bya KCCA
Lukwago mu birala akolokose nnyo Minisita KAMYA olwokwefuula kyatali n’okugaana okuleeta enteekateeka y’ekibuga ennambulukufu