Kayihura Yeetondedde Abasiraamu

0
1118

Omuduumizi wa poliisi mu gwanga Gen. Kale Kaihura ayiseeko ki kutebe ky’obusiramu eKampala mukadde mungeri ya kipayopayo era abakulu eKampala mukadde bwebavudde mu kafubo naye nebatutegeeza nti yetonze olw’engeri poliisi gyezze elumba emiziti egy’enjawulo era nategeeza nti tekijja kuddamu kubaawo.