KCCA FC Ezanye ne Proline mu Gw'omukwano

0
1123

Sabiiti eja egeenda kuba ya kaasameeme eri tiimu ya kCCA FC. Liigi y’eggwanga yakudamu, so nga n’empaka za CAF Champions league zitandika.
KCCA FC yakuzannya ne Bul fc ku lw’okubiri lwa sabiti eja mu liigi y’eggwanga eya Azam Uganda Premier league, wayite enaku ssatu bambalagane ne CD Premeiro de Augusto mu za CAF Champions league.
Wabula bano bagamba emipiira gyombi bagyetegekedde.