Kibazanga Awolerezza Omusinga

0
1305

Omulangira w’obusinga bwe Rwenzururu era omubeezi wa minister avunanyizibwa kubyobulimi Cristopher Kibazanga akukulimidde Poliisi olwokuddamu okukwata omusinga nga yakamala okuyimbulwa ku kakalu ka kooti.
Omumbere yajiddwa mu motoka ya minister natwalibwa Poliisi ku misango emijja, naye Kibazanga agamba nti bano sibajoozi balwadde, era abe Kasese balina okwerwanako.

TagsKasese