Lukwago Zimusanze, Beti Kamya Amummye Ssente

0
972

Omuloodi mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago woowulirira bino nga takyatuula wadde okwebaka otulo oluvannyuma lwa minisita wa kampala omuggya Beti Kamya gweyalwanyisanga naye gavumenti okuyisa ekiragiro nti Lukwago tasasulwa wade omunwe gw’ennusu kwezo zaabanja Gavumenti
Ekiragiro kino minisita Kamya akiyisizza mu Nankulu wa Kampala Jeniffer Musisi ssemakula