Mukole Amalwaliro G'amannyo Mubyaalo – Minisita Acheng
Erinnyo nga lyakulumye oyinza n’okuyita abafa edda bagye bakutaase, obulwadde buno kizibu kyamanyi nnyo eri banayuganda, ekyenaku nti batono abasobola okwetusaako obujanjabi, ate bwekituuka mu byaalo abaayo bali bubi.
Kakati minister webyobulamu Jane Acheng ayagala bamusiga nsimbi batwaleko amalwaliro mu byaalo.