Museveni Atabukidde Bamussegayaavu

0
1049

Omukulembeeze wa Uganda YKM atabukidde banayuganda bagamba nti bagwana okwejjamu omutima gwobwa semugayaavu bwebaba bagala okwegobako omulabe bwaavu.
Ajunguludde ebyogerwa ensangi zino nti ekyeeya ekivudde ku musana omungi okwaka kye kireese enjala n’obwavu mu maka nga agamba nti buno bugayavu bwa bantu.
Museveni agamba nti bangi ku bakaaba ekyeeya tebalina wadde nnimiro mwebaali basimbye kikola kya muwogo ate nga abamu balina ettaka tebasola kulikoerako