Museveni Awadde Kyabazinga Omulimu

0
660

Bannayuganda bakeeredde ku mawulire agabawaazizza amatu pulezidenti Museveni bwalonze Kyabazinga wa Busoga, Wilberforce Kadhumbula Nadiope IV mu kifo ekipya eky’omubaka ow’enjawulo mu woofiisi ye.
Amawulire gano googezza Abasoba aba bulijjo ebikankana nga bagamba nti pulezidenti abatyobodde ng’abalala bagamba nti tebakiramu buzibu bwonna.
Obwakyabazinga n’abakulembeze abalala omuli n’ababaka ba paalimenti abava mu Busoga bagaanye okubaako kyeboogera ku nsonga eno.