Mweraba Naye Abajaasi Basula Bubi – Gen. Katumba

0
960

Leero Gen. Katumba Wamala awaddeyo wofice eri munne amudidde mu bigere Gen. David Muhoozi, era namukwasa engabo atandikire waakomye. Gen. Katumba agamba bingi byalese tebinnaggwa era ebimuluma naddala ekyensula yabasirkale.
Ono era kunsonga zagumizza yeyokwongera obuwagizi eri eggye eryawamu erya amawanga ga Eastern Africa.