Obwa Kyabazinga Bwa Busonga Busiimye Museveni Lwa Kulonda Kyabazinga

0
1151

Katikiro wa Busoga Muvawala Nsekere, agamba nti abasoga baleke kwogeera bididduma, wabula babere bakakamu bamanye kiki omukulembeeze kyeyabagonomoddeko bweyalonze Kyabazinga William Gabula Nadiope ow’okuna ng’omubaka wa Uganda akola guno naguli mu wofiisi y’omukulembeeze.
Bino bitukiddwako mukugulawo olukiiko wabula obwedda Katikiro Muvawala abyogera ng’abamu kubakiise bekuba bwaama nga nabasinga bamutaddeko abiri.