Okubala Abayizi Kinnomu Kutandise

0
735

Omulimu gw’okubala abayizi , abasomesa n’abakozi b’e Makerere kinnakimu gutandise olwaleero, wakati mu kwewerera abo abasubirwa nti e Makerere baliyo mu bukyamu mpozi n’ ababbi nti bubakeeredde.
Ebyokwerinda bibadde gulugulu mu buli kifo awabadde wabalirwa abayizi, kyokka abayizi bakedde mu bungi mu bifo abalirwa era bakira enyiriri mpanvu ddala.