Okusunsulamu Abanaakiika Mu EALA

0
716

Ekibiina ki FDC kitandise okusunusula abanaavuganya mu kalulu ka palamenti ya East African nga ku bantu 21 abaakima empapula, baagalako babiri bokka okusindika mu palamenti bavuganye mu lwokaano lwa bonna.
EKibiina ki FDC kigamba kyagala okufuna abakiise abanaasobpola okuweereza Bannuagnda basobole okunoga ku bibala ebiri mu mukago gwa East Africa.