Olw'enkoko Terunnaggwa Ate Kati Mbizzi

0
698

Abalunzi b’e Mbizzi e Masaka balaajana olwa Gavt butabafaako ng’omusujja gumalawo ensolo zaabwe.
Abalunzi bagamba nti omusujja guno ogumanyiddwa nga ‘Swine’ gusse embizzi eziwera bwebatyo ne bafiirwa obutitimbe bw’ensimbi.